Home > > Omulaaga wo mubwengula - January 12, 2012

Omulaaga wo mubwengula - January 12, 2012

Ebilina okutukililwa bili mu kwogelekwako no kutesaganya mu be bitibwa ebya wagulu dala mu buli govumenti za mawanga gona, mumabega genzigi ga bitukizibwako bambega abomu mawanga munsi yona. Ekiseera nga bwe kigenda kitukirira, abadumizi bama wanga bakimanyi tebakyasobola kuyimiriza amayengo gokweyanjulilwa eli ensi eno. Bakimanyi nti bajakuwelera ne enjeng elyokweyanjuliwa oba baja kusalawo okututegeza bo benyini. Engeri gye bagezako okukweka kweka ebituufu byewunyisa naffe fenyini kubanga tubalaba nga balwana olwensonga eno yenyini. Bwe batukiriza ensonga buli omu nga agivaako nga ensonga edamu buto. Tuli bulindala emabega ga bulikimu ekilina okukolebwa nebewekiba nga tekikolebwa bantu baffe.

Amawulile gaja kubatukako mubwangu nti bana Science bazudde “Ekipya” nga fe kyetumanyi nga Zero Pointa Energy Systems. Kigya kuba mubiwandiko, naye mubutufu kisoboka mubulamu dala dala eno modulo ye ekyuma ekirina amanyi agekikakino galiwo kuva da nyo naye batulimba nti kya kafuluma. Wajakubawo engero ezewunyisa mu bo buyinza ani alina obuyinza ku kyuma kino. “Amawulile” ag’ ekyewunyisa kino gaja kuba gekenjegebwa neera mubwegendelevu nyo mungeri gyekina kyusa embera zabantu mukisera ekyokutweyanjulila nga kituse.

Nabageereka (Queen) owa Bungereza awadeyo ebitundu byo buyinza bwalina ku ba Illuminati eri ekitongole ekilala kyetusobola okubega . Kino Kitegeza nti mukiseera ekiwanvu, kino ekitongole kija kusanyizibwa wo mukiseera okyokutweyanjulila ngakituse okusumula abantu bona ababade basibidwa Cabal. Eno yali endagano ye “Emirembe” ayasinganwa emyezi, ne emyezi ejobutategelaganwa ku njuyi zona. Tulibagumu dala nti bino ebibadde bizibye ekubo bisanyizibwawo eri kyebatsobola ku yimiriza.

Mulaba nga ebyomubwengula bwe mubade temubilaba nyo ebiseera bino, Naye nga ebyo byemulabye nebituka ne kumawulile bibade byadala katebule. Kino kinaatera okukyuka. Kakano tuli mu kiseera ekyo Kubeyanjulila dala okubalaga enyonyi zafe zemuja oku beera nga muziraba butelevu.

Oluukiko lwe’bitongole bya Federation mukisela si kyemabega kyo kya tudde. Luno lwali lukiiko lunene, si mu miwnendo gyababadeyo naye nemunsonga ezobukulu dala, Yali finali eyo kwetegeka mu bona abaali mu okuyita mu nsonga zino mubuli kimu kitegerekese kunsonga ze ebintu ebinatera okutuka, nga ogaseko eby’obufuzi, eby’embeera, ebe’edini, eby’endowoza, ne eby’omubiri ebinatukilirwa nga tubeyanjulidwa. Olukiiko luno lwaatula ku nyoyi eyomubwengula gagadde, Nene nyo mubyitirivu nti ewumba obwongo bwo mundowoza nga bweyazimbibwa. Newakubade nti ekifo kaylitekyetagisa olukiiko luno okubeerawo, zino ensonga tusoogerako buli sawa mumwoyo nemumu ndowozaganya mungeri eyitibwa “Telepathy” (okwogera na abantu bo manyi anga tokoseseza simu, wade tebalikumpi nawe), Bwetwegata mulukungana kitegeza nti ensonga zawugulu nyo dala. Abamu kubaliyo waliyo na aba antu abayogera nga bava kunsi eno eyamwe nebawayo ensonga zabwe ku bikwatagana kubinatuka wo mu kiseera kino kyetulinze okutukilila, ensonga zabwe twaziteka mugongyebwa elyamanyi Enyo dala.

Nebwakubade mubadde mudirede emabega emyaka mingi, tuli begubufu nyo ne bigenda okubatukago mubulungi emyezi ejija. No’olwekyo namwe mubele mbwebuge mubiseera bino bye’mwalondebwa okubeera mu nengeeri gye muzukuse eri ekituufu. Ebirowoozo byamwe bijakutonda amayengo agaja okufuuka omulongooti gwobutuufu, obuttufu budde eli mwe mumanyi no obutukirivu dalla.

Mubere mirembe


Channeler (Omutume): Wanderer of the Skies (Omulaaga wo mubwengula)
Translator: Wasswa


< previous message | next message >


Share |