Home Channeling? Our channelers About us Contact


Home > Luganda > Omulaaga wo mubwengula - July 21, 2012

Omulaaga wo mubwengula - July 21, 2012

Obubaka okuva Eri Federation,

Nga mukyali mubutakiriza, ebintu bingi ebigenda mumaso munsi yamwe nga mulindirira bye mubadde mwesunga okumala ekiseera ekiwanvu. Tuli wano okubayamba okyita mukiseera kino ekyobutakiriza . Tukitegera obuzibu byo’ obutaukira ki kyemuli ne gwemwava. Tufaayo neera tuliwano. Muyinza okuba nga temutegeera ebikolwa byona ebizanyibwa kunsi yona. Tubabulilira nti bulikimu kiri buteerevu nga bwekyatekebwa wo emyaka egyeda muli ku kubo ettufu.

Ripota zigya kuyitibwa erimwe okuva mubanamuwulire
Ngazibategeeza enkyusa ya amanyi kunsi yamwe ezilabidwa banascience bamwe. Enkyuka zino zigeeza ensi na amanyi g’ensi mukugeegya ensi mubunene.
Mwetegeereze enkyuka zino muja kutegeera amaanyi gano nga bwe gakyusa ensi yamwe enaku zino.

Nga bwetubadde tubagmbanga, enkyuka kyuka ze mulaba munsi yamwe tezimala ga gya nga filimu zo mu Hollywood, naye zijakubawo mumpoola mpoola mu matendera aganaganyula ekyetatagisibwa mukiseera ekituufu. Mwa suubira enkyuka mu gavumenti zamwe, banka ne byenfuna okubawo mubujuvu naye enkyuka zino zaalibadde zaamanyi nyo ku bantu okutwaala. Enkyuka zona ezinabaawo za kubeera wo mukimpowoze.Temulabye engeeri abantu bwe balaba daala abazigu ba bank? Temwetegeereza embuyaaga ze ensi bwe zikakanye? Temuwulidde nga aba gavumenti zamwe ezensi engeeri gye bakyuse okubudabuda abantu bamwe nga tebasinzide kubyanfuna bye ebitongole? Enkyuka zino zetuyogera ko neera zikyagenda mumaso.

Mukiseera enkimpi, twasisinkana kudaala erya Galactica okwegeya kyetugenda okukola nekyetagisa era nebidirira okulaaba nga tutukiriza ekibeetagisa.
Olukiko luno, natte lwali ku Meeri zafe ezomubwengula,
lwalimu abatuuze na abo aba kikirira ensi yamwe. Byetwayogeera ko byali mukitibwa kya manyi. Mujja kulaaba edaala elisooka mu bwengula mu naaku mbaale. Etundu ekisooka kiri muntegeka.

Abantubamwe batandise oku zuukuka okutegeera engeeri Aba Illuminati bwebakute ensi. Abo abakyali mumaanyi balina obuyinza okumaliliza bino bakimanyi nti ekubbo tereevu oku genda mumaso okukola ekyetagisibwa okukutula enjegere zino. Mubuzira buno na abaazira baffe abayamba okutusa amatendera gano munkola, tulina esuubi okwongera okusindia naamanyi amatendera agadirira okulabanga feezi edako etukibwa kwo.

Mulibantu bagongyebwa dalla. Musomye nyo mukiseera ekiwanvu, musomero lye emoyo elisinga, kakati mu naateera oku jaguza okuva mu Havard nga esomero elaywagulu enyo. Mubuli njui zo’obwengula mwetagisibwa natte tujakubasisinkana no’gwagala eri ebilungi byemutikiza.
Mubeere mukwaagala nemundowoza eyebilungi okuja.
Ffe naffe jyetuli tuli mukwewunyisibwa eliri ebikolwa byamwe, talanta zamwe, naamanyi g’emyooyo gyamwe.

Mubeere Mirembe.


Channeler (Omutume): Wanderer of the Skies (Omulaaga wo mubwengula)
Translator: Wasswa


< previous message | next message >


Share |




© GalacticChannelings.com kafuumuulampawu 26 2017 | Contact | Add to Favorites




Tsū
Join the Galactic Channelings Community on Tsū!
Tsū is the only social network that shares its revenues with its members.
It works through invitation only, so you can use this link
to create a profile.