Home > > Omulaaga wo mubwengula - March 25, 2012

Omulaaga wo mubwengula - March 25, 2012

Obubaka okuva Eri Federation

Katutandike nga tugamba nti mubimpi nti ensi yamwe ejakuba nga eyita mumatendero agenkyuka kyuka okusembeza entegeka za amambuka. Ensi esindise obubaka eri Omutonzi nga etegeza Omutonzi nti netegefu. Ensi naffe tuli bunkenke na bulindaala nga tulinda okudilwa mu okuva eri Omutonzi. Eno ensong si ntono no. Okudilwamu kwaffe okuva eri Omutonzi ye “green Light” oba ebitaala okutuwa okugenda mumaso ne ensonga eyo kubeyanjulira. No’olwekyo, emitima jaffe giri eri Omutonzi mukiseera kino nga bwetulinda ekigambo kya di, ne nga..okukenda mumaso.

Obubaka okuva Gaia oba ensi bwe bukakafu nti mwetegefu mukulinda amatendera agadilila . Nekilala , buli kintu e’ kilamu kunsi nakyo kyetegefu eri ensi okugenda mumaso. Okwetegeka kuno kwa nsonga yamanyi nyo, kubanka bwekutabelawo Omutonzi teyali sazewo kunsonga eno. No’olwekyo, tugenze mulukunganililwa nga tuyingidde mu matendera agetagisa enyo ne tubba begubukufu nyo dala eri ffe.

Wabaddewo okukyuka eri abasinga lwakubanga ekissera kino kigenze mpoola ngabakozesa ensonga eno nga obujulizi nti tekayalina kubawo mukusooka. Kino kigya kukyuka eri Omutonzi nga azemu ate tuli basanyufu nyo mukukyiriza nti esaawa etuuse. Okuyitibwa okuva eri Federation eri systemu zona eziri mubwengula neera na abemikwano banji nyo mubwengula abajja eri ensi ngabeetegeraza no’okulaba amatendera agajja mumaaso. Mukitibwa enkyo, musuubire ‘’Norway Spiral” endaala nga abo’ omubwengula baatuuse mu weeki ezigya.

Ebintu bingi nyo ebyewunyisa ebi pulaaningidwa mu naaku ne weeki ezo mumaso. Enkyuka kyuka nga bwezigenda munsi yamwe gavumenti na’amawulire, mu bye enfuna, mujja kulaba nga bakiriza nyo okwogera kukibadde wo, mpaka kati, Ekisodde kya pounda lunaana mu kisenge. Mujja kuwulila abo mubyo’bobufuzi na aba amawulire ng bogeera ku ba “illuminati” bye bakola munsi yamwe ne ekililna okukolebwa okwediza ensi yamwe.

Waliwo “Ekivumbulidwa” ekipya kyemuja okuwilila nga kiwata ku mpuku ezili wansi enyo nga bagamba nti enzigi ezigenda wansi eyo eliyo abantu abayitibwa “Agarthans”. Kijja kuba kyakiwuno, ate bwekinaba kyetagisa okubabuliira ebikwata kubantu bano ne kyebakola wano.

Muwunikirize mundowoza nti nga zino ensonga zikyali mubuwanvu, zikolebwa mu ntegeka ezidiringana lwansonga nti zigatikana ku pulaani enene ko jetutasoobola kubagamba kakati. Naye bino ebitundu nga bitekebwa mukifo, bijakuba nga byekokola byoka. Ate namayinja mulayini ngabwegagwa, ga’jakugwa mangu nga tewali na kubusabusa gye muli. Ebyo kuteeba oba okuteebereza tebija kubawo mukiseera ekyo.

Sirisa endowoza tuyogeere nawe. Mubikule emitima gyamwe musoboole okuwuliziganya. Musigale mukiseera no okusigala nga muli bavumu mukuyiita. Tuli namwe ate ffe mwe.

Mubeere Mirembe.


Channeler (Omutume): Wanderer of the Skies (Omulaaga wo mubwengula)
Translator: Wasswa



Share |